1 Corinthians 11:20-22

20Bwe mukuŋŋaana ekyo kye mulya si kye kyekiro kya Mukama waffe. 21 aKubanga bwe muba mulya buli omu alya ku lulwe, talinda banne. Abamu basigala bakyali bayala, ng’abalala bo batamidde.

22 bTemulina wammwe gye muyinza okuliira n’okunywera? Oba munyooma ekkanisa ya Katonda, ne muswaza abaavu? Mbagambe ki? Mbatende olw’ekyo? Nedda na katono, sijja kubatenda.
Copyright information for LugEEEE